Our website uses necessary cookies to enable basic functions and optional cookies to help us to enhance your user experience. Learn more about our cookie policy by clicking "Learn More".
Accept All Only Necessary Cookies
Icona Baibuli y’Oluganda

Luganda Baibuli ya bwereere 10.0 by Alkitab


Apr 19, 2024

Informazioni su Baibuli y’Oluganda

Italiano

Baibuli y'aboogezi b'Oluganda! Gifune ku ssimu yo ku bwereere! Bibbia del Luganda.

Eno aapu ejja kukuyamba! Ekuwa Ekitabo Ekitukuvu mu Luganda, ku ssimu yo ku bwereere!

Tukuwa Baibuli enzivuunule obulungi mu lulimi OLuganda, emu ku nnimi enkulu mu Uganda. Aboogezi b'Oluganda abasukka mu bukadde 4 kati basobola okufuna Baibuli y'Oluganda.

Sembera eri Katonda ng'oyita mu kusoma Baibuli buli lunaku ku ssimu yo! Baibuli erimu ekigambo kya Katonda ekitaggwaawo. Kino kigambo kya Katonda eky'enjawulo era ekiwa amaaanyi.

Ekigambo kino kikulaga ekkubo ly'obulamu, kikuwa aw'okwewogoma ng'olina emitawaana, entanda Katonda gye yatuwa mu lugendo lw'obulamu buno.

Kati osobola okugifuna mu lulimi Oluganda, ku ssimu yo ku bwereere!

Ekitabo Ekitukuvu kirimu ebitabo 39 mu Ndagaano Enkadde (Olubereberye, Okuva, Ebyabaleevi, Okubala, Ekyamateeka, Yoswa, Ekyabalamuzi, Luusi, 1 Samwiri, 2 Samwiri, 1 Bassekabaka, 2 Bassekabaka, 1 Ebyomumirembe, 2 Ebyomumirembe, Ezera, Nekzakemiya, Ese , Zabbuli, Engero, Omubuulizi, Oluyimba lwa Sulemaani, Isaaya, Yeremiya, Okukungubaga, Ezekyeri, Danyeri, Koseya, Yoweeri, Amosi, Obadiya, Yona, Mikka, Nakumu, Kaabakuuku, Zeffaniya, Kaggayi, Zekkaliya, Malaki) n'ebitabo 27 mu Ndagaano Empya (Matayo, Makko, Lukka, Yokaana, Ebikolwa, Abaruumi, 1 Abakkolinso, 2 Abakkolinso, Abaggalatiya, Abaefeeso, Abafiripi, Abakkolosaayi, 1 Abasessaloniika, 2 Abasessaloniika, 1 Timoseewo, 2 Timoseewo, Tito, Firemooni, Abaebbulaniya, Yakobo, 1 Peetero, 2 Peetero, 1 Yokaana, 2 Yokaana, 3 Yokaana, Yuda, Okubikkulirwa)

Soma Baibuli y'abaganda, mu lulimi oluyonjo era olw'omulembe. Funa Baibuli yaffe ey'Oluganda kati kati ku ssimu yo!

Novità nell'ultima versione Luganda Baibuli ya bwereere 10.0

Last updated on Apr 19, 2024

Minor bug fixes and improvements. Install or update to the newest version to check it out!

Traduzione in caricamento...

Informazioni APP aggiuntive

Ultima versione

Richiedi aggiornamento Baibuli y’Oluganda Luganda Baibuli ya bwereere 10.0

Caricata da

石仁官

È necessario Android

Android 5.0+

Available on

Ottieni Baibuli y’Oluganda su Google Play

Mostra Altro

Baibuli y’Oluganda Screenshot

Commento Loading...
Lingua
Iscriviti ad APKPure
Sii il primo ad accedere alla versione anticipata, alle notizie e alle guide dei migliori giochi e app Android.
No grazie
Iscrizione
Abbonato con successo!
Ora sei iscritto ad APKPure.
Iscriviti ad APKPure
Sii il primo ad accedere alla versione anticipata, alle notizie e alle guide dei migliori giochi e app Android.
No grazie
Iscrizione
Successo!
Ora sei iscritto alla nostra newsletter.